🇺🇬 Tukwagaliza Olunaku olw'Ameefuga ag'e 64 olulungi 🇺🇬
  *   🇺🇬✨ Okujaguza eddembe lyaffe, obusika bwaffe, obumu, okwesiimisa n'omwoyo gwa Uganda. Tiimu ya Bukedde ekwagaliza Olunaku olw'ameefuga olw'omulundi ogwa 64!🎉🇺🇬   *  
Kasalabecca

Yiino badokitaYiino kkwaaya erimu balooya ne badokitaKugi

KKWAAYA ya Gospel Elite Crescendo International efulumizza oluyimba olupya ne yeewaana.

Kkwaaya ya Gospel Elite
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalist @NewVision

KKWAAYA ya Gospel Elite Crescendo International efulumizza oluyimba olupya ne yeewaana.

Kkwaaya eno eyatandika okuyimba mu 2006, tesosola mu buyigirize era erimu balooya, badokita, bayinginiya n’abalala era kati eweza bammemba 36.

Eyimba ennyimba z’eddiini ku mikolo ne ku bikujjuko by’amasinzizo egamba nti oluyimba luno lw’etuumye, ‘Olwa leero mbaga’ lukulaga omukwano Yesu gw’alina eri abantu be awatali kusosola era ne beewaana nti ne vidiyo gye bakoze, kiraasi kalaso.

Batambudde mu nsi okuli; Dubai, Kenya, Rwanda n’amawanga amalala nga bawangula n’engule.

Tags: