Sitayiro ya Kinnawulovu eneesisimula obusimo bw’omukwano ku valentayini

Feb 12, 2025

TULI mu mwezi gwa mukwano era valentayini ey’oku Lwokutaano, y’entikko y’okweraga amapenzi mu baagalana.

NewVision Reporter
@NewVision

TULI mu mwezi gwa mukwano era valentayini ey’oku Lwokutaano, y’entikko y’okweraga amapenzi mu baagalana.

Margaret Najjingo, abuulirira abaagalana ng’asinziira Nangabo - Kasangati, agamba nti olunaku luno nga bwe luli olw’enjawulo mu baagalana, naawe oteekeddwa okulaga ak’enjawulo eri munno.

Najjingo agamba nti nga byonna mubikoze mubimazeeyo ng’abaagalana, bwe mutuuka mu kisenge mugezeeko sitayiro eyaakasabuukululwa. Ku nkomerero y’omwaka oguwedde, akayimba ka ‘Kinnawolovu’ kaacaase nnyo era na kati kakyakubwa ku mikolo ng’omuwala agamba munne omulenzi nti; “... oooooo. kinnawolovu, ontambulira nga kinnawolovu...”

 Omusajja ggwe nnawolovu era munno muswame omubake kyokka jjukira naye gw’oswama tajja kumala gakkiriza kumumira mangu ago.

Omusajja, tandikira bweru nga munno omusooberera era tambula nga kinnawolovu kyennyini ekyetaaga eky’okulya, nga bw’ozimbamu n’okusolobeza ate okyuse ne ku ndabika, okukakasa nti ky’ogoba okyagala. 

Mu sitayiro eno eya kinnawolovu, kyaddaaki emala n’ebaka enswera kyokka n’esooka egigwa mu kafuba nga bw’egiwaana obusava. Egissa mu kamwa n’esooka n’egivubiriza nga bwe woomereza ate nga tepakuka kuba ebeera enywezezza ky’ebadde enoonya.

Nnawolovu ebeera nsanyufu okufuna ky’ebadde eyagala era ezimba nga bw’etoniwa emanyi n’okufulumya ku kalimi ng’ewoomerwa.

Ng’omusajja, ky’obadde oyigga omaze okifuna, munno muwe ku masaagi akasaffu omubiri gwonna. Tandikira mu mutwe, mu nviiri za munno mpolampola mu ngeri emuwa ka masaagi. 

Dda ku nsigo n’obwegendereza obutamulumya olwo ekibegaabega kiddeko ne mu mugongo, obeere ng’amunyonyoogera. Ku bbeere, kwatawo na bwegendereza kuba abakyala abasinga, obusimo obubassa mu mmuudu, awo we buli era banyumirwawo nnyo omubiri gwonna ne gusumulukuka.

Nnawoluvu atambula asooba era ebbeere erisoobereko mpola ne ku kkundi, atuukawo na bwegendereza aleme kulumya munne. Oluva ku bbeere, nawolovu eyinza okuwummulirako mu bisambi nga bw’erinda okwesogga enju.

Related Articles

No Comment


(adsbygoogle = window.adsbygoogle || []).push({});