Pulezidenti Museveni alonze omuyambi wa RDC omuggya e Lwengo yabadde kkansala

Abakulembeze n’abatuuze b’e Lwengo basanyufu oluvannyuma lwa Pulezidenti Museveni okulonda abadde kkansala akiikirira abakozi okubeera omuyambi wa RDC omuggya. Alondeddwa ye Tumuhimbise Naddy ng’ono yeeyamye okuweereza n’obwesimbu

Pulezidenti Museveni alonze omuyambi wa RDC omuggya e Lwengo yabadde kkansala
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision