Empaka z’okuyimba ennyimba z’abajulizi zeeyongeddemu ebbugumu:Kwaya zongedde okuweereza obutambi.

Kampuni ya Vision Group eyawoomye omutwe mu mpaka z’ennyimba z’abajulizi era ne ziteekawo ebirabo eri kkwaaya empanguzi eyongedde okuttaanya ku nteekateeka nga bwegenda okutambula.Empaka zino zeezikulembeddemu emikolo gy’okulamaga kw’omwaka guno okubeerawo buli mwaka nga 3rd June ku biggwa by’abajulizi e Namugongo.

Empaka z’okuyimba ennyimba z’abajulizi zeeyongeddemu ebbugumu:Kwaya zongedde okuweereza obutambi.
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision