Amawulire

Basimudde ebisagalira by'omufu en bakuliita nabyo ewa Wakiso

Waliwo abantu abasimudde amalaalo g'omugenzi eyafa edda ne bakuulita n'ebisigalira by'omufu n'okusenda emmere y'omutuuze mu nkola ey'okwagala okutwala ettaka lyabwe,bino bibadde ku kyalo Kigoma mu Muluka gwe Bukasa mu Gombolola ye Wakiso Mumyuka mu District ye Wakiso.

Basimudde ebisagalira by'omufu en bakuliita nabyo ewa Wakiso
By: Abu Batuusa, Journalists @New Vision

Waliwo abantu abasimudde amalaalo g'omugenzi eyafa edda ne bakuulita n'ebisigalira by'omufu n'okusenda emmere y'omutuuze mu nkola ey'okwagala okutwala ettaka lyabwe,bino bibadde ku kyalo Kigoma mu Muluka gwe Bukasa mu Gombolola ye Wakiso Mumyuka mu District ye Wakiso.

Lam 2(1)

Lam 2(1)

Muzeeyi Mayambala Henry akunukkirizza okuweza emyaka 78 gwe bamanyi nga mwambala masuti ne mukyala we Edith Nakazzi 43 abe Kigoma bebalajana olw'ettaka lyabwe eryasendebwa abantu mu nkola eyokwagala okulibba.

Lam 8(1)

Lam 8(1)

Muzeyi Mayambala alumirizza abantu bano ye bayise abafere okuli Kimbowa Godfrey
 ngo yeyagula ngali wamu nebane okuli Mutumba Fred,Kavuma,Ssekasi,Ssemakula Anwali nabalala bebagambibwa okusaawa mere yamuzeyo.

Lam 9

Lam 9

Wetutuse ku ttaka Muzeyi Mayambala lyagamba nti lirye era wano atotodde engeri gyeyafunamu ettaka lino nga mungeri yemu atunyonyodde abantu bano bwebajja mukiro nebasimula amalalo ga Jaaja we eyaffa nebatwala ebisigalira bye nga nokutuusa lero tamanyi mayitire