Omukolo gw'okuziika Bakka Male eyali heedimaasita w'e Budo gusombodde abanene

Nov 12, 2021

Omukolo gw'okuziika eyali Heedimansita wa King’s College Buddo Patrick Bakka Male gugenda mu maaso mu makaage e Luwunga mu ggombolola y'e Kituntu mu Mpigi .

NewVision Reporter
@NewVision

Omulabirizi wa Central Buganda Bishop Michael Lubowa y'akulembeddemu okusabira omugenzi ng'ali wamu n'omulabirizi w'obulabirizi bw'e Mityana Bukomeko gattako omulabirizi wa Central Buganda eyawummula Bishop Jackson Matovu.

32edbd8e 9887 4244 A3b2 43d43c94637c

32edbd8e 9887 4244 A3b2 43d43c94637c

45a1209c D14b 4d6d 8cd3 51e43eb7dc5d

45a1209c D14b 4d6d 8cd3 51e43eb7dc5d

Omulabirizi Michael Lubowa atenderezza omugenzi okubeera omukozi ennyo era ayagala ebyenjigiriza n'enkulakulana n'asaba abakungubazi okwongereza ku kifo ky'abadde azimba ku lusozi kw'aziikiddwa kizimbibwe nga bw'abadde ayagala okukifuula 'Half London'.

0cffad42 8b13 4d89 B2ea 022ad537808b

0cffad42 8b13 4d89 B2ea 022ad537808b

48b18aa7 5bc0 4341 9162 1c149a195ee2

48b18aa7 5bc0 4341 9162 1c149a195ee2

Omukolo gwetabiddwako abakungu okuva e Mengo nga bakulembeddwamu omumyuka wa Katikkiro asooka; Hajji Twaha Kawaase, bannabyabufuzi okuli omubaka wa Busiro East Medard Lubega Kalyamaggwa Ssegona , bannaddiini n’abakulira amasomero agenjawulo.

9a797015 3415 4484 Af34 B6e2ebe0bf1c

9a797015 3415 4484 Af34 B6e2ebe0bf1c

Eb737c85 B55e 49f2 9258 48b86bfea611

Eb737c85 B55e 49f2 9258 48b86bfea611

Related Articles

No Comment


(adsbygoogle = window.adsbygoogle || []).push({});