Tukulaze engeri ssente z’oluguudo obuwumbi 30 bwe zongedde okutabula Nyakana ne Sarah Kizito.
Minisita Agnes Nandutu agenze e Luzira ng’awanda muliro ku by’amabaati, tukulaze ne lwaki asindikiddwa mu Kkooti Enkulu.
Mu Asiika Obulamu, abakugu balabudde abakyala ku bye balina okusooka okukola nga tebannasalawo ku nkola ya Family Planning.
Omuzadde alina omuyizi mu P6 ne P7 bamuteereddemu Weekly Exercises ezimuyamba okwetegekera ebigezo eby’akamalirizo.
Bino byonna mu Bukedde w’Olwokuna agula 1,000/- zokka.