Mutabani wa Aponye afunzizza ffamire, ayagala bamuwe ekizimbe mu Kampala oba si kyo bagende ku DNA.
Mulimu omuwala abadde yaakatikkirwa ddiguli eyattiddwa bwe yabadde ava ku mulimu ng’adda awaka ekiro.
Ukraine eyongedde okufunga ekyonga bw’ekubye bbomu ku kitebe ky’amagye mu Russia .
Mu Ssenga: Tukuleetedde abakugu nga bakuwabula ku nkola y’ekizaalaggumba ebeeramu abasajja okwekunisa nga bakomekkereza ensiitaano. Tukugattiddeko n’abanoonya ababeezi omuko mulamba.
Bino n’ebirala mu Bukedde w’Olwokubiri ekutereereza ensonga z’amaka ng’agula 1,000/- zokka.