Aba British School Kampala basitukidde mpaka z'okuwuga

Aug 07, 2023

Esomero lya British School of Kampala (BSK) lisitukidde mu kikopo ekibadde kiwakanirwa mu mpka za USSSA ez'okuwuga ku mutendera gw'amasomero ga Sseniya.

NewVision Reporter
@NewVision

USSSA national swimming championships

Results

Abalenzi

Aga Khan high school 390

Green hill academy     381

Seeta Green campus    291

Abawala

Britsh School of Kampala 434

Green Hill Academy Kibuli 412

Elite High Scgool Entebbe 298

Esomero lya British School of Kampala (BSK) lisitukidde mu kikopo ekibadde kiwakanirwa mu mpka za USSSA ez'okuwuga ku mutendera gw'amasomero ga Sseniya.

Omuyizi ng'awuga

Omuyizi ng'awuga

Empaka zaabaddewo ku lwomuukaaga akawungeezi ku somero lya Greenhil Academy ekibuli nga amasomero 14 gegeetabye mu mpaka zino  omwasunsudwa abaneetaba mu mpaka z'amasomero agava mu buva njuba eza Federation of East African Secondary Schools sports games (FEASSSA).

Related Articles

No Comment


(adsbygoogle = window.adsbygoogle || []).push({});