Amawulire

Emyaka 15 egya Bukedde TV1. Tuleese Ssentebe Mutabaazi eyakuba banna Lwengo abataakola bulungi bwansi.

  Bwoyogera ku Lwengo ekisooka okuggyira abantu mu mutwe yeyali ssentebe wa disitulikiti George Mutabaazi eyawewenyulanga abantu be kibooko olw’obutayagala kukola bulungi bwansi mu bintu ebibagazisa awamu. Kati mu mboozi zaffe mu myaka e 15 tukuleetedde emboozi eno olabe na lwaki bannalwengo bejjusa okumusuula.

Emyaka 15 egya Bukedde TV1. Tuleese Ssentebe Mutabaazi eyakuba banna Lwengo abataakola bulungi bwansi.
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalist @NewVision

Tags: