Poliisi erabudde abazadde ku 'kikukusa' baana mu luwummula!

Apr 29, 2025

Ng'abaana bali mu luwummula, abazadde balabuddwa okubakuuma okwewala kikukusabantu.

NewVision Reporter
@NewVision

Ng'abaana bali mu luwummula, abazadde balabuddwa okubakuuma okwewala kikukusabantu.

Derrick Basaalirwa Kigenyi, amyuka akulira okulwanyisa ekikukusabantu, agambye abantu abakukusibwa, ebitundu 80 ku buli kikumi baana.

Annyonnyodde nti, amasimu , kkompyuta n'emitimbagano, abaana balina nabyo okubyegendereza nti kuba abakukusa abantu, bamanyi okubyeyambisa.

Annyonnyodde nti abamu ku bakukusibwa, baggyibwa e Somalia, Kenya, ne bayita e Legu okugenda e South Sudan, Sudan okutuuma e Libya olwo ne beeyongerayo awalala.

Related Articles

No Comment


(adsbygoogle = window.adsbygoogle || []).push({});