Ebyokwerinda ku muzikiti gwa Old Kampala binywezeddwa mu kusaala Eid-ul-Adha

Jun 06, 2025

Ebyokwerinda binywezeddwa ku muzikiti gwa Kampala Mukadde ng'abasiiraamu bakungaanye okwetaba mu kusaala kwa Eid .

By Patrick Kibirango
Journalist @New Vision

Ebyokwerinda binywezeddwa ku muzikiti gwa Kampala Mukadde ng'abasiiraamu bakungaanye okwetaba mu kusaala kwa Eid .

Omuserikale ng'aggyako omukazi akalabirwamu k'abadde nako mu nsawo.

Omuserikale ng'aggyako omukazi akalabirwamu k'abadde nako mu nsawo.

Okusaala Eid Adha kukulembeddwamu Mufti wa Uganda, Sheikh Ramathan Mubajje.

Okuyingira ebitongole by'ebyokwerinda okuli ebyokwerinda okuli poliisi ya bulijjo, poliisi erwanyisa obutujju wamu n'amagye babadde basooka kwaza buli ayingira era babaddeko ebintu bye batakkiriza bantu kuyingira nabyo naddala ebisala ng'obulabirwamu.

Mufti wa Uganda, Sheikh Ramathan Mubajje ng'ayogera eri Abasiraamu ku muzikiti. (Ekifaananyi kya Eddie Ssekijoba)

Mufti wa Uganda, Sheikh Ramathan Mubajje ng'ayogera eri Abasiraamu ku muzikiti. (Ekifaananyi kya Eddie Ssekijoba)

Related Articles

No Comment

(adsbygoogle = window.adsbygoogle || []).push({});