Login
Login to access premium content
Katikkiro Mayiga akungubagidde Kaggo Tofiri Malokweza Kivumbi
Katikkiro Mayiga akungubagidde Kaggo Tofiri Malokweza Kivumbi KATIKKIRO wa Buganda Charles Mayiga akungubagidde omugenzi Tofiri Malokweza Kivumbi n'amwogerako ng'abadde Ssemaka owannamaddala.
Katikkiro Mayiga ng'ali n'omugenzi Tofiri Malokweza lweyamukyalirako
By Dickson Kulumba
Journalists
@New Vision
Bikkula Gallale (1 photo)
KATIKKIRO wa Buganda Charles Mayiga akungubagidde omugenzi Tofiri Malokweza Kivumbi n'amwogerako ng'abadde Ssemaka owannamaddala.
Obubaka bwe bweyayise ku mutimbagano nga bwogera ku mugenzi busoma bwe buti;-
Amawulire g'okufa kwa Kaggo (Owessaza Kyaddondo) eyawummula, Omusirikale wa Paapa, Owek. Tofiri Malokweza, gatunakuwazza.
Nneebaza Katonda amuwangaazizza (96), n'amusobozesa okuweereza Obuganda n'Ekereziya. Abadde musajja ssemaka owannamaddala, omukozi ennyo.
Tusaba Katonda omwoyo gwe agwanirize. CPM.
EKIF. Katikkiro Mayiga n'Omugenzi Kivumbi Malokweza nga April 22,2025 mu Maka e Kazo- Nabweru lweyagenda okumulambulako
Emboozi Ezifanagana
Amawulire
Kitende ekubye Benjami Mkapa n'erinnya ku ntikko y'ekibinja mu mipiira gy'amasomero egiyindira mu ggwanga lya Kenya
Amawulire
Abaana abaggyiiridde mu muliro abatuuze balumirizza maama okubaleka mu nnyumba bokka
Amawulire
Omukazi eyaganza abasajja ababiri n’azaala abaana asobeddwa bombi bwe bamuziriridde abaana.
Amawulire
Abafiirwa emmaali yaabwe mu muliro babakubye enkata
Amawulire
Basonze obukadde 500 ku kuzimba ennyumba y’Omulabirizi e Namirembe
Amawulire
Katikkiro Mayiga akungubagidde Kaggo Tofiri Malokweza Kivumbi