Muhammad Ssebuufu eyalina ekibanda ky'emmotoka ku Pine ayimbuddwa.. Ssebuufu yasibwa mu 2019 ng'avunaanibwa omusango gw'okutta Donah Katusabe era kkooti n'emusalira emyaka 40 wabula mu 2025 kkooti ejulirwamu yaddamu n'etuula emyaka ne bagikendeeza okutuuka ku myaka 18 wabula era oluvannyuma kkooti yaddamu okutuula ne bagamba nti ekibonerezo ekyaweebwa Ssebuuufu kyali kikakali nnyo ne bakindeeza paka ku myaka 11 okutuusa lweyasonyiyiddwa era n'afuluma ekkomera leero.