Amawulire

Poliisi e Mukono eri mu kunoonya omuyizi wa Univasite eyabuze mu ngeri etannategeerekeka

Poliisi e Mukono eri mu kunoonya omuyizi wa Univasite eyabuze mu ngeri etannategeerekeka. 

Poliisi e Mukono eri mu kunoonya omuyizi wa Univasite eyabuze mu ngeri etannategeerekeka
By: Godfrey Kigobero, Journalists @New Vision

Poliisi e Mukono eri mu kunoonya omuyizi wa Univasite eyabuze mu ngeri etannategeerekeka. 

Nathan Tuwandike 25 nga muyizi mu Uganda Christina University era ng'abeera mu Nsibambi A11 e Mukono, talabikako. 

Yasembye okulabikako nga Feb 25 mu kabuga k'e Mukono kyokka ng'ebintu bye okuli amasimu byonna, yabirese mu hostel. 

Amyuka omwogezi wa poliisi mu Kampala Luke Oweyesigyire, agambye nti batandise omuyiggo era n'asaba abeera amulabyeko okutemya ku poliisi oba okukuba ku ssimu 0783748109.