Amawulire

Em  gy'okukusa abantu 4, 835 gye giroopeddwa ku poliisi okuva mu 2020 okutuusa katiisango

EMISANGO  gy'okukusa abantu 4, 835 gye giroopeddwa ku poliisi nga baginoonyerezaako okuviira ddala mu mwaka 2020 okutuuka kati.

Em  gy'okukusa abantu 4, 835 gye giroopeddwa ku poliisi okuva mu 2020 okutuusa katiisango
By: Godfrey Kigobero, Journalist @New Vision

EMISANGO  gy'okukusa abantu 4, 835 gye giroopeddwa ku poliisi nga baginoonyerezaako okuviira ddala mu mwaka 2020 okutuuka kati.

Ku misango gino, abantu 7000 be bakwatiddwa n'abamu ne babaggalira .

Ebitundu 80 ku buli kikumi ku bakukusibwa baana bato ate nga 20 ku buli kikumi, bantu bakulu .

Omu ku balwanyisa ekikusa bantu mu minisitule y'ensonga ezomunda Derrick Kigenyi, agambye nti ekibuga Masaka kyakafuna emisango gy'okukusa, 465, Mbale 446, Kampala 444, Jinja 404 ne Mbarara 313.

ku misango gino, 2,841 gyekuusa ku kukusa abantu nga babayingiza mu bikolwa by'obwamalaaya ate 978 nga babalimba kubafunira mirimu