Amawulire

Ssentebe wa District ye wakiso Ian Kyeyune awadde ekiragiro eri amasomero agali mu Wakiso

SSENTEBE wa Disitulikiti ye Wakiso Ian Kyeyune agambye teri kuddamu kukkiriza ssomero lyonna kugenda mu bifo byewala okulambula ebweru wa Wakiso nga tebafunye lukusa  olw'ensonga nti Wakiso erimu ebintu bingi ebisobola okulambulwa. 

Ssentebe wa Disitulikiti ye Wakiso Ian Kyeyune ng'ayogera
By: Sauyah Namwanje, Journalist @New Vision

SSENTEBE wa Disitulikiti ye WakisoIan Kyeyune agambye teri kuddamu kukkiriza ssomero lyonna kugenda mu bifo byewala okulambula ebweru wa Wakiso nga tebafunye lukusa  olw'ensonga nti Wakiso erimu ebintu bingi ebisobola okulambulwa.

Abakungubazi mu kusabira omubiri gw'omugenzi adeo Sekadde

Abakungubazi mu kusabira omubiri gw'omugenzi adeo Sekadde

Bino byogedwa Sentebe wa disitulikiti ye Wakiso Ian Kyeyune bwabadde mu kusabira abadde dayireki we ssomero erya King Junior School Tadeo Sekadde e Ndejje.

Abakungubazi mu kusabira omubiri gw'omugenzi adeo Sekadde

Abakungubazi mu kusabira omubiri gw'omugenzi adeo Sekadde

Ayonddeko nti buli mmotoka etambuza abayizi mu kulambula esooke yekenneenyezebwe bulugi abakungu ba Disitulikiti nga tennagenda.

Abakungubazi mu kusabira omubiri gw'omugenzi adeo Sekadde

Abakungubazi mu kusabira omubiri gw'omugenzi adeo Sekadde

Tags: