Amawulire

Abakung'aanya kasasiro e Namuwongo ate kati bali mu kumwekokkola

KASASIRO eyakunganyizibwa ku lunaku olwatongozebwa bulungi bwansi abómu Taawo zooni- Namuwongo mu munisipaali yéMakindye bamwekokkola oluvanyuma lwókusuulibwa mu kkubo nga kati atuuse nókuliziba abebidduka okutuusa okubulwa we bayita.

Kasasiro ayogerwako
By: Benjamin Ssemwanga, Journalist @New Vision

KASASIRO eyakunganyizibwa ku lunaku olwatongozebwa bulungi bwansi abómu Taawo zooni- Namuwongo mu munisipaali yéMakindye bamwekokkola oluvanyuma lwókusuulibwa mu kkubo nga kati atuuse nókuliziba abebidduka okutuusa okubulwa we bayita.

Kasasiro ayogerwako

Kasasiro ayogerwako

Abatuuze bekubidde enduulu mu kitongole kya KCCA okufuna ebimotoka okulaba engeri Kasasiro ono gyalongosebwamu.
Ramadthan Mufumbiro omutuuze wéNamuwongo yasabye gavumenti okukwasizaako KCCA nabakulembeze balabe ekizibu kino engeri gye basobola okukinogera eddagala.
Tags: