ABANTU 359 be bayooleddwa mu bikwekweto ebikoleddwa poliisi mu ggwanga mu wiiki ewedde.
Omwogezi wa poliisi mu ggwanga Kituuma Rusoke, agambye nti bintu bye baazuudde omuli enjaga, ebiragalagala, ebyuma ebyeyambisibwa okumenya amayumba n'ebigambibwa okuba ebibbe.