Abantu babiri bakwatiddwa ne pisito eyali yabbibwa ku muserikale wa poliisi n'ezuulwa mu bubbi obubadde e Kazo mu Kampala.
Kigambibwa basuuziddwa ebyuma ebimenya amayumba, emmundu pisito eyali yabbibwa nga Feb 2 2026 ku muserikale wa poliisi.
Omwogezi wa poliisi Racheal Kawala, agambye nti okubuuliriza kugenda mu maaso