Amawulire

ABAYIZI  8 aba siniya eyokuna, abagambibwa okugezaako okukuma mu bannaabwe omuliro beekalakaase , poliisi e bakutte

ABAYIZI  8 aba siniya eyokuna, abagambibwa okugezaako okukuma mu bannaabwe omuliro beekalakaase , poliisi e bakutte.

ABAYIZI  8 aba siniya eyokuna, abagambibwa okugezaako okukuma mu bannaabwe omuliro beekalakaase , poliisi e bakutte
By: Godfrey Kigobero, Journalist @New Vision

ABAYIZI  8 aba siniya eyokuna, abagambibwa okugezaako okukuma mu bannaabwe omuliro beekalakaase , poliisi e bakutte.

Abayizi bano, ba ssomero lya Kigezi High School e Kabale nga kigambibwa nti babadde bagezaako okwekalakaasa mu kiseera kino nga bali mu kokola bigezo .

Omwogezi wa poliisi e Kigezi , Nelson Tumushime , agambye nti bakuumirwa ku poliisi y'e Kabale ng'okunoonyereza kugenda mu maaso era nga baliko n'abalala be bakyagenda mu maaso n'okukwata.

Kitegeezeddwa nti abamu ku bakwatiddwa, bebamu ku bayizi 11 abaali bawummuzibwa ku Monday, bwe baakwatibwa nga bagezaako okutoloka era ne babalagira okudda ewaabwe.

Tags: