Amataba gasse 40 ; 400,000 babundabunda

Sep 12, 2024

AMATABA ag’amaanyi gasazeeko ekitundu ky’e Maiduguri mu Bukiikakkono bwa Nigeria, abantu 40 ne bagafiiramu

NewVision Reporter
@NewVision

AMATABA ag’amaanyi gasazeeko ekitundu ky’e Maiduguri mu Bukiikakkono bwa Nigeria, abantu 40 ne bagafiiramu nga n‘abalala abasukka mu 400,000 tebakyalina we beegeka luba oluvannyuma lw’amayumba gaabwe okugwa.

Abamu ku bannansi abaasigadde nga tebalina waakubeera.

Abamu ku bannansi abaasigadde nga tebalina waakubeera.

Ekitongole kya Gavumenti ekidduukirize ekya National Emergency Management Agency (NEMA) ku Lwokusatu kyalangiridde nti amataba gano gaavudde ku kwabika kwa ddaamu y’oku mugga Ngadda ne ganjaala mu kifo kino ekisangibwa mu ssaza ly’e Borno nga gaasazeeko ebitundu 40 ku 100 eby’ekibuga ekyo.

 

Related Articles

No Comment


(adsbygoogle = window.adsbygoogle || []).push({});