Rozina Negusei, n'abakungu be yazze nabo baayingiddewo eggulo ku mikolo gy'okulayiza kw’omukulembeze w'eggwanga. Abakungu ba gavumentu abalala omwabadde minisita Haruna Kasolo ne Abdul Nadduli, Badru Kigundu n'abalala bangi nabo babaddeyo mu kusaala.
Rozina Negusei Mukyala wa Akon ng'atonera Mufti Mubajje entende
Abakungu abalala be yazze nabo mu kusaala
Ying Badru Kiggundu naye yabaddeyo