Abasiraamu bajjumbidde okusaala Eid Mufuti Mubajje asabye Gavumenti okuta abaasibe

Okusaala Eid esookedde ddala okuva Pulezidenti Museveni lweyaddiriza ku muggalo kujjumbiddwa ku kitebe ky'obusiramu e Kampalamukadde.Kukulembedwamu Mufti Sheikh Shaban Ramadhan Mubajje asabye gavumenti okuyimbula abali mu makomera abaasibibwa olw’ebyobufuzi.

Abasiraamu bajjumbidde okusaala Eid Mufuti Mubajje asabye Gavumenti okuta abaasibe
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Bukedde #BukeddeTv #Agataliikonfuufu