Akanyiriri akakuyisa mu Ssande ne Bukedde
May 16, 2021
LEERO ssande, wandigenzeeko mu ssinzizo okutendereza n'okwebaza omutonzi abukeesezza n'akuwa n'obulamu

NewVision Reporter
@NewVision
Abantu abasinga bakaluubirizibwa okufunyo akadde okusoma ebyawandiikibwa mu lunaku naddala ku Ssande ng'eno. Bukedde ekuwadde akanyiriri okukuyisa mu Ssande;
Yoswa 1:8 (Joshua 1:8) ;
- Ekitabo kino eky'amateeka tekiivenga mu kamwa ko, naye onookirowoozangamu emisana n'ekiro, olyoke weekuumenga okukola nga byonna bwe biri ebiwandiikiddwamu: kubanga bw'onooterezanga bw'otyo ekkubo lyo, era bw'onooweebwanga omukisa bw'otyo.
Related Articles
No Comment