Ssuuna atinkudde ab'ebinyaanya endongo mu Mbuutu y’Embuutikizi Tinkuula ne balaluka.

Oct 31, 2023

Ssuuna yalinnye ku siteegi ku ssaawa 6:00 ez’ekiro n’asooka abuuza ku baana b’eka mu sitayiro n’okubayimbiramu nga bw'atera okukola.

NewVision Reporter
@NewVision

Kyabadde kiyitirivu mu Mbuutu y’Embuutikizi Tinkuula e Kavumba Suuna Ben bwe yakubye abantu omuziki gw'ekinyaanya ne kibalinnya ku jjoba okukira abalinyiddwako emmandwa.

Ssuuna ng'akutte mu kyuma atabulira abantu be.

Ssuuna ng'akutte mu kyuma atabulira abantu be.

Ssuuna yalinnye ku siteegi ku ssaawa 6:00 ez’ekiro n’asooka abuuza ku baana b’eka mu sitayiro n’okubayimbiramu nga bw'atera okukola.

Bano baabadde ng'abatembeddwa omuziki gw'ebinyaanya!

Bano baabadde ng'abatembeddwa omuziki gw'ebinyaanya!

Oluvannyuma yassse mu kyuma n’atandika okusiika ekinyaanyanyaanya abantu ne basimba akagere okwo gattako abamu okuwogola amatabi g’emiti ne batandika okugawanika mu bbanga ng’abamu endongo yabasibye enkalu ne batandika otunula ng’abaliko emmandwa! Ono abafuukudde endongo okutuusa obudde we Bukedde n’alyoka abaggyako engalo.

Laba ono omuziki bwe gwamutunuzza enkalu ng'aliko emmandwa!

Laba ono omuziki bwe gwamutunuzza enkalu ng'aliko emmandwa!

Laba ono!

Laba ono!

Related Articles

No Comment

(adsbygoogle = window.adsbygoogle || []).push({});