Kasalabecca

Abakubye omuziki

OMUYIMBI w’ennyimba z’eddiini, Phiona Da Blessed okuva mu Kampala, akubye ab’e Kyegegwa ku kyalo Kamayisani omuziki nga bw’ababuulira enjiri era abamu ku baabaddewo ne baatula obulokozi.

Phiona
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalist @NewVision

OMUYIMBI w’ennyimba z’eddiini, Phiona Da Blessed okuva mu Kampala, akubye ab’e Kyegegwa ku kyalo Kamayisani omuziki nga bw’ababuulira enjiri era abamu ku baabaddewo ne baatula obulokozi.

Obubaka obubuulira enjiri, yabuyisizza mu nnyimba ze okuli; Tompaayo, Omukwano gwa Yesu n’endala. Ekiro bwe kyatuuse, n’abuulira ekigambo kya Katonda mu Kkanisa ya Valley Christian Fellowship ng’ali ne Paasita William Byamukama

Tags: