FAITH Robinah Kabugo, omuyimbi w’ennyimba z’eddiini, ali mu bijaguzo.
Ng’asinziira e Ntebe gy’abeera, leero lw’ajaguza amazaalibwa ge era abawagizi be bamusindikira obubaka obumuyozaayoza naddala ku mikutu gya ‘social media’. Kabugo, azaalibwa Lugazi mu Mukono nga yatandika okuyimba mu 2005.