Omumbejja Elizabeth Bagaaya yeebazizza Katonda olw’ebyo byamuyisizaamu mu bulamu bwe

Libadde Ssanyu jjereere ng’omumbejja w’e Toro Elizabeth Bagaaya nga yeebaza katonda olw’obulamu bwamuwadde neebyo byamukozesezza mu myaka 88 gy’alina. Okusaba okw’okwebaza kubadde ku lutikko e Namirembe ng’oluvannyuma  asembeza abagenyi ku kijjulo ekitegekeddwa Maama Nnabagereka ku Serena. 

Omumbejja Elizabeth Bagaaya yeebazizza Katonda olw’ebyo byamuyisizaamu mu bulamu bwe
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision