FUSO ebadde etisse abantu n'emicunga esse 10 e Bulyanteete - Lugazi
Jan 03, 2024
Abantu 10 bakakasiddwa nga bafiiridde mu kabenje akaaguddewo mu kiro kya leero wakati mu nkuba ebadde etonnya.

NewVision Reporter
@NewVision
Abantu 10 bakakasiddwa nga bafiiridde mu kabenje akaaguddewo mu kiro kya leero wakati mu nkuba ebadde etonnya.
Abalala bangi bafinye ebisago era bali mu kufuna bujjanjabi mu ddwaaliro e Kawolo. Abaafudde kubaddeko abasuubuzi b'emicungwa saako abasaabaze nga bano baabadde bava mu bitundu by'e Busoga nga badda Kampala.
Abaafudde kuliko; abasajja, abakazi n'abaana nga bonna babadde ku loole Fuso ebadde etisse emicungwa.
Laba ebifaananyi wammanga
Abamu ku basimattuse nga bapooca n'ebisago
Related Articles
No Comment