ABADDE sipiika wa Nakawa Luyombya Godfrey asunsuddwa ng'ono ayagala kuvuganya ku kifo kya LCV Nakawa II.
Ono ategeezezza nti agenda kutunuulira nnyo eby'emisolo, amazzi amayonjo, ebitone,eby'obulamu,eby'enjigiriza ssaako eddemve ly'obuntu.