Amawulire

Poliisi ekyagenda mu maaso n'okuyigga abatemu abaakubye eyaliko munnamawulire wa New Vision amasasi agaamuttidde ewuwe e Kawempe

POLIISI ekyagenda mu maaso n'okuyigga abatemu, abaakubye eyaliko munnamawulire wa Newvision amasasi agamuttidde ewuwe e Kawempe

Poliisi ekyagenda mu maaso n'okuyigga abatemu abaakubye eyaliko munnamawulire wa New Vision amasasi agaamuttidde ewuwe e Kawempe
By: Godfrey Kigobero, Journalists @New Vision

POLIISI ekyagenda mu maaso n'okuyigga abatemu, abaakubye eyaliko munnamawulire wa Newvision amasasi agamuttidde ewuwe e Kawempe.

Joe Nam, yakubiddwa amasasi agamusse omutemu eyabadde ayambadde akakookolo bwe yamusanze mu makaage e Kawanda mu Nabweru era nga mu kiseera kino, omulambo guli mu ggwanika e Mulago.

Amwogezi wa poliisi mu Kampala, Recheal Kawala, agambye nti okubuuliriza kugenda mu maaso.

Mu ngeri y'emu era poliisi ebuuliriza ku mukuumi w'ekitongole ky'obwannanyini Jacob Odeke owa Grace Security co. agambibwa okwekuba amasasi e Lungujja ku Community n'afa.

Kitegeezeddwa nti kyadiridde mu kaamawe okukitegeera anti ali mu bbaala mu kifo ky'okubeera ku kizimbe kye yabadde akuuma nti bwe yamukubidde essimu ng'amunenya , ne yekuba amasasi agamusse