Amawulire

Poliisi ekutte 2 ku by'okutigomya abantu nga babbisa emmundu!

Abaakwatiddwa kuliko Michael Mutyaba ne Paul Muzalanga era kigambibwa nti mu July nga 14 baalumba ekifo ekisanyukirwamu ku Rafik Gardens mu Kiti ne banyaga amasimu ne baleka nga bakubye ne maneja

Poliisi ekutte 2 ku by'okutigomya abantu nga babbisa emmundu!
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

Tags:
Amawulire
Mmundu
Bubbi
Kubbisa
Bantu
Kukwata
Poliisi