Aba British School Kampala basitukidde mpaka z'okuwuga
Aug 07, 2023
Esomero lya British School of Kampala (BSK) lisitukidde mu kikopo ekibadde kiwakanirwa mu mpka za USSSA ez'okuwuga ku mutendera gw'amasomero ga Sseniya.

NewVision Reporter
@NewVision
USSSA national swimming championships
Results
Abalenzi
Aga Khan high school 390
Green hill academy 381
Seeta Green campus 291
Abawala
Britsh School of Kampala 434
Green Hill Academy Kibuli 412
Elite High Scgool Entebbe 298
Esomero lya British School of Kampala (BSK) lisitukidde mu kikopo ekibadde kiwakanirwa mu mpka za USSSA ez'okuwuga ku mutendera gw'amasomero ga Sseniya.
Omuyizi ng'awuga
Empaka zaabaddewo ku lwomuukaaga akawungeezi ku somero lya Greenhil Academy ekibuli nga amasomero 14 gegeetabye mu mpaka zino omwasunsudwa abaneetaba mu mpaka z'amasomero agava mu buva njuba eza Federation of East African Secondary Schools sports games (FEASSSA).
No Comment