Ebyemizannyo

Team ya Vette fc esitukidde mu mpaka za Nansana Divison Tournament

Team ya Vette Fc esitukidde mu kikopo ssaako ne sseddume w'Ente oluvannyuma lw'okuwangula team ya Nabweru Select  mu kakodyo kokusimila penealty.

Mmeeya we Nansana Matovu ng'akwasa omukyala omujoozi
By: Abu Batuusa, Journalist @New Vision

Team ya Vette Fc esitukidde mu kikopo ssaako ne sseddume w'Ente oluvannyuma lw'okuwangula team ya Nabweru Select  mu kakodyo kokusimila penealty. 

Mmeeya we Nnansana Joseph Matovu ng'afundikira empaka za Nansana Division Tournament

Mmeeya we Nnansana Joseph Matovu ng'afundikira empaka za Nansana Division Tournament

Empaka zino ezaatuumiddwa Nansana Divison Tournament zetabiddwamu teams 28 era zaategekeddwa abakulembeze be Nansana nga bakulembeddwamu Mmeeya wa Nansana Joseph Matovu Ssaalongo era nga zaafundikiddwa olunaku lw'eggulo ku kisaawe e Nabweru.

Mmeeya we Nansana Joseph Matovu Ssaalongo ng'akwasa abawanguzi embuzi

Mmeeya we Nansana Joseph Matovu Ssaalongo ng'akwasa abawanguzi embuzi

Tags: