Enzannya za Round 7
U18
S. Omprakasha (UG) 1 M. Matifadzashe 0
P. Mathuthu (ZIM) 0 E. Pido (UG) 1
U16
M. Kambezo (ZIM) 0 D. Zalwango (UG) 1
D. Mahata (ZIM) 0 S. Omprakash (UG) 1
U14
J. Asaba (UG) 0 E. Casidy (KE) 1
D. Odokonyero (UG) 1/2 W. Njaruni (KE) 1/2
N. Verniz (MOZ) 0 O. Sankara (UG) 1
U12
A. Suhana (UG) 1 A. Ciara (SA) 0
T. Qudisia ( BOT) 1 A. Kirabo (UG) 0
R. Wabwire (UG) 0 E. Banana(ZIM) 1
A. Ahumuza (UG) 1 H. Pradeep (GHA) 0
V. Chatira (ZIM) 0 O. Sankara (UG) 1
U10
T. Atubet (UG) 0 I. Khelfalla (ALG) 1
R. Kigen (KE) 0 E. Tumusiime (UG) 1
U8
P. Nicole (UG) 0 P. Sharadasi (MAW) 1
A. Kagoda (UG) 1 R. Mbhekeni ( SA) 0
A. Ngahu (KE) 1 S. Mulema (UG) 0
T. Karugo (KE) 1 E. Kiggundu (UG) 0
Munnauuganda Sana Omprakash ayingidde round ey'omunana mu mpaka z'abamusaayimuto eza Africa youth Chess Champion (AYCC) ne bigendererwa bibiri, ekisooka okuwangulira Uganda omudaali gwa zaabu ogunaaba gusookedde ddala mu byafaayo bukyanga empaka zino ziggulwawo. Ekyokubiri okufuuka munnayuganda asoose okufuna ekitiibwa ekya
woman international master (WIM) anaaba asookedde ddala mu East Africa.
Wabula kino okukituukako Sana alina kusooka kukuba Boshoma Chisomo munnansi wa South Africa mu luzannya olwa round 8.

Sana nga basanyuse ne maama we oluvannyuma lwokuwangula

Sana nga yeetegereza empiki ezokuzannya