Abasiraamu bakubiriziddwa okusigala nga beeyisa bulungi kira
May 14, 2021
Abasiraamu bajjumbidde okusaala Eid Al-Fitri. E Butambala bakungaanidde ku muzikiti gwa masigid madiina e Kikumbo ng’ow’ettwale lya West Buganda shk Juma Mawejje Kabanda yaakulembeddemu n’ayozayoza pulezidenti Museveni olw’okutuuka ku kulayizibwa olunaku olw’eggulo.

NewVision Reporter
@NewVision
Related Articles
No Comment