oliisi esuulidde Patrick Oboi Amuriat emisanvu mu kkubo okumulemesa okugenda e Kasensero

Poliisi esuulidde Patrick Oboi Amuriat emisanvu mu kkubo okumulemesa okugenda e Kasensero gy'abadde alina okukuba kkampeyini ze.Poliisi esoose kugumbulula abawagizi be e Kyotera mu ttawuni w'abadde akubye olukungaana. Poliisi emutegeezezza nti abadde alina okukuba olukungaana lumu lwokka mu distulikiti y'e Kyotera amale agende e Rakai

oliisi esuulidde Patrick Oboi Amuriat emisanvu mu kkubo okumulemesa okugenda e Kasensero
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
Poliisi esuulidde Patrick Oboi Amuriat emisanvu mu kkubo okumulemesa okugenda e Kasensero gy'abadde alina okukuba kkampeyini ze.
Poliisi esoose kugumbulula abawagizi be e Kyotera mu ttawuni w'abadde akubye olukungaana. Poliisi emutegeezezza nti abadde alina okukuba olukungaana lumu lwokka mu distulikiti y'e Kyotera amale agende e Rakai