Abooluganda babiri bafiiridde mu mugga. Babadde babayigiriza kuwuga.
Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyaalo Lulaala- Lwemiwuulu mu gombololala ye Kifamba mu ssaza lye Kooki mu disitulikiti ye Rakai, Abooluganda babiri bwebafiiridde mu Mugga kwebabadde bagenze okuyiga okuwuga!
Abooluganda babiri bafiiridde mu mugga. Babadde babayigiriza kuwuga.