OMWOGEZI wa Poliisi ye bidduka SP Michael Kananura alabudde abagoba be mottoka ennene okubeera ne reflector ng'amateeka bwegalambika.
Bino abyogeredde mu lukungana lwa banamawuliire olutude ku kitebe Kya poliisi e Naguru.
Kananura ayogedde ku bubejje obugudewo ne bufiramu abantu. Abantu 4 bakosedwa omu n'afiirawo e Katovu mu gomboloola ye Ngogwe ku lugudo lwe Katosi kigambibwa nti bassi ya Gate way Uax 354 N yabadde egenda soroti ne yabika omupiira neegwa. Abaakosedwa batwaldwa mu dwaliro e Nkokonjeru. Asabye abantu okwekeneenya embeera ye mottoka zaabwe. Bino abyogedde alambula ku kakembenje akakolebwa emottoka ya Minisita wa Baana n'abavubuuka akavirideko abantu 3 okufa.