Fabrice Rulinda asunsuddwa okuddamu okuvuganya ku bwa mmeeya bwe Ntebe

Fabrice Rulinda asunsuddwa okuddamu okuvuganya ku bwa mmeeya bwe Ntebe

Fabrice Rulinda ng'amaze okusunsulwa
By Peter Ssaava
Journalists @New Vision

Meeya wa munisipaali ya Ntebe Fabrice Rulinda asunsuddwa okuddamu okuvuganya kukifo kyekimu.
Yawandisiddwa akulira eby'okulonda mu Wakiso, Tolbert Musinguzi ku kitebe kya disitulikiti e Wakiso.

Fabrice ng'asunsulwa

Fabrice ng'asunsulwa


Ono nga wakibiina kya NRM yawangula entebe y'obwa meeya mu 2021 nga talina kibiina oluvannyuma lw'okuwangulwa mu kamyufu ka NRM.
Rulinda yategezezza nti agenda kulaba ng'enguudo ezitawedde mukisanja ekikadde azikwatako kuba kyekimu ku byetaago eby'amaanyi ebiruma bannantebe