Akalulu ka Kansala katabudde Nambooze n'akulira eby'olonda e Mukono

Jan 26, 2021

Wabaddewo okuwanyisiganya ebisongovu Ku kakiiko ke byokulonda wakati w'akulira ebyokulonda Muganzi Mark Muyanja n'omubaka we kibuga Mukono Bakireke Nambooze Betty lwakwagala kuddamu kubala bululu bwa kansala omukyala Dorah Nakaddu owa Kiwanga Mawoto mu Goma division.Entabwe Ku gwe babadde bavuganya naye Margret Kabazzi owa Ind okuwandiikira akakiiko ke byokulonda kaddemu okubala obululu nga agamba nti bamubye ekintu Hon Nambooze ky'agaanye ng'ategeeza nti kiteberezebwa nga bokisi zataganjuddwa dda.Embeera eno ewalirizza Poliisi Ngekulembeddwamu atwala poliisi ye Wantoni Samuel Muhanguzi okuyita banne okunyweza embeera nga mu kiseera kino akumibwa butiribiri n'okwetolola akakiiko ke byokulonda.Wabula Muganzi agamba nti byonna byakola biri mu mateeka era agumiza Nambooze nti bokisi tezirina mutawana ekintu kyawakanyiza

By Bukedde Omusunsuzi
Journalist @NewVision
Wabaddewo okuwanyisiganya ebisongovu Ku kakiiko ke byokulonda wakati w'akulira ebyokulonda Muganzi Mark Muyanja n'omubaka we kibuga Mukono Bakireke Nambooze Betty lwakwagala kuddamu kubala bululu bwa kansala omukyala Dorah Nakaddu owa Kiwanga Mawoto mu Goma division.
Entabwe Ku gwe babadde bavuganya naye Margret Kabazzi owa Ind okuwandiikira akakiiko ke byokulonda kaddemu okubala obululu nga agamba nti bamubye ekintu Hon Nambooze ky'agaanye ng'ategeeza nti kiteberezebwa nga bokisi zataganjuddwa dda.
Embeera eno ewalirizza Poliisi Ngekulembeddwamu atwala poliisi ye Wantoni Samuel Muhanguzi okuyita banne okunyweza embeera nga mu kiseera kino akumibwa butiribiri n'okwetolola akakiiko ke byokulonda.
Wabula Muganzi agamba nti byonna byakola biri mu mateeka era agumiza Nambooze nti bokisi tezirina mutawana ekintu kyawakanyiza
Related Articles

No Comment


(adsbygoogle = window.adsbygoogle || []).push({});