Vipers eyiiseemu obukadde 400

VIPERS, bakyampiyoni ba liigi y’eggwanga basekera mu matabi ga ngalo oluvannyumalwa kkampuni ya Plascon okubateekamu obukadde 400. Plascon egenda kulangira ku mijoozi gya tttiimu eno okumala emyaka ebiri.

Vipers eyiiseemu obukadde 400
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision

Busoga Utd - KCCA, Njeru
Kyetume - SC Villa, Njeru (9:30)
Ku ssaawa 10:00
Wakiso Giants - MYDA, Wakiso
Onduparaka - BUL, Arua
Kitara - Express, Kavumba
UPDF - URA, Bombo

VIPERS, bakyampiyoni ba liigi y’eggwanga basekera mu matabi ga ngalo oluvannyuma
lwa kkampuni ya Plascon okubateekamu obukadde 400. Plascon egenda kulangira ku mijoozi gya tttiimu eno okumala emyaka ebiri.

Omukolo gw’okussa omukono ku ndagaano gwabaddewo eggulo e Kitende ku lw’e Ntebe wakati wa Dr. Lawrence Mulindwa, nnannyini Vipers ne Santosh Gunte, akulira Plascon.