Nsimbe awera kuyingiza Manyangwa FC mu Big League
Apr 02, 2023
Liiigi ya FUFA eya Buganda Regional egenda eddamu leero okuzanyibwa nga egimu ku mipiira okubeerako n'obugombe gwe gwa Manyangwa FC nga ekyaza Lugazi Municipal FC ku kisaawe kya Manyangwa FC e Gayaza-Lufula.

NewVision Reporter
@NewVision
Liiigi ya FUFA eya Buganda Regional egenda eddamu leero okuzanyibwa nga egimu ku mipiira okubeerako n'obugombe gwe gwa Manyangwa FC nga ekyaza Lugazi Municipal FC ku kisaawe kya Manyangwa FC e Gayaza-Lufula.
Ekimeeza nga bwe kiyimiridde Lugazi Municipal FC y'ekulembedde n'obubonero 30 so nga Manyangwa FC eri mu kyakusattu n'obubonero 28.
George Best Nsimbe wamu ne Muhammad Sseruwagi abatendeka Manyangwa FC bategeezezza nti beetegese bulungi okulaba nga batimpula Lugazi badde ku ntikko y'ekibinja.
Related Articles
No Comment