Omupiira gwa URA FC 2-0 ne Mbarara City e Ndejje mu bifaananyi

Apr 28, 2021

Omutendesi wa Mbarara City yagenze si mumativu n’omutindo ddiifiri Muzamir Waiswa gwe yayolesezza nga bakubwa URA ggoolo 2-0.  Omupiira guno tugukuleetedde mu bifaananyi.

NewVision Reporter
@NewVision

Bya Ismail Mulangwa

Omutendesi wa Mbarara City yagenze si mumativu n’omutindo ddiifiri Muzamir Waiswa gwe yayolesezza nga bakubwa URA ggoolo 2-0. Waiswa yeemulugunya ku peneti eyaweereddwa URA, Waiswa gy’agamba nti yabadde ya mancoolo. Obuwanguzi buno bwayambye URA okwenywereza ku ntikko ya liigi ku bubonero 47 mu mipiira 21. Omupiira guno tugukuleetedde mu bifaananyi.

  Abazannyi Ba Ura Fc Nga Beetegekera Okuzannya

Abazannyi Ba Ura Fc Nga Beetegekera Okuzannya

  Hillary Mukundane (ku Kkono) Ng'atomera Shafiq Kagimu.

Hillary Mukundane (ku Kkono) Ng'atomera Shafiq Kagimu.

  Livingstone Mbabazi Omutendesi Wa Mbarara City ( Ku Ddyo) Nga Yeemulugunya Ku Ddiifiri Muzamiru Waiswa Wakati

Livingstone Mbabazi Omutendesi Wa Mbarara City ( Ku Ddyo) Nga Yeemulugunya Ku Ddiifiri Muzamiru Waiswa Wakati

  Micheal Birungi Ku Ddyo Ng'attunka Ne Innocent Wafula (ku Kkono)

Micheal Birungi Ku Ddyo Ng'attunka Ne Innocent Wafula (ku Kkono)

  Sam Ssimbwa Omutendesi Wa Ura Fc Ng'awa Ebiragiro Abazannyi Be.

Sam Ssimbwa Omutendesi Wa Ura Fc Ng'awa Ebiragiro Abazannyi Be.

  Shafiq Kagimu Ng'ajaganya Ggoolo Ye.

Shafiq Kagimu Ng'ajaganya Ggoolo Ye.

Related Articles

No Comment

(adsbygoogle = window.adsbygoogle || []).push({});